Kamalabyonna Asisinkanye Ow’e Bubirigi

0
377

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ategeezezza nti obwakaba bwa Buganda bugenda kwongera okussa essira ku by’obulambuzi mu Buganda bisobole okwongera okuvaamu ensimbi. Katikkiro okwogera bwati abadde akyazizza omubaka wa Beligium kuno Hugo Verbist ku Bulange e Mengo era bamulungudde ensonga ezenjawulo.