Abaali Ab’oku Nguudo Batikiddwa

0
483

Abaana abaali babungetera ku nguudo zo mu Kampala abawera 50 olwaleero batikiddwa oluvanyuma lwokukuba emisomo oluku mutwe. Bano bannakyewa abekitongole ki 91 Four ministry international bebaggya ku nguuddo z’omukisenyi era bebbabadde babasommesa . Wabula abaana bano bekokola banakampala.