Bannansi Basazeewo Kwesonda Bazimbe Eddwaliro e Masaka
Mukiseera kino nga obubenje ku nguudo bweyongera buli lukya okutugumbula abantu ,abakulira eddwaliro ly’e Nkozi bongedde okuwanjagira abazira kissa okubakwasizaako mu kawefube w’okuzimba eddwaliro ely’okuyambako abantu abafuna obubenje ku luguudo lw’e Masaka.