Amasengejje
Akulira Poliisi Akwatiddwa Olw’okulagajjala ku Mulimu
Oc w’e mutundwe akawatiddwa olw’okulagajjala ku mulimu abaserikale nebatambula agaabwe nga tabawadde kimala okukola omulimuEby'emyaka Byongedde Okwokya
Ebyokwerinda binywezeddwa munda nokwetolola palamenti yegwanga okuziyiza banauganda abatandise okukyomera okulumba ababaka abaali emabega wokwagala okujjawo ekkomo kumyaka jjomukulembeze wegwnga. ...Bannaddiini Bavuddemu Omwasi ku By'emyaka
Bakulembeze be ddini mu mukago gwabwe ogutaba enzikirirza ogwa Inter Religious Council of Uganda gusabye president museveni aveeyo nga musajjamukulu ...Akabenje Kulw'e Masaka Katuze 13
Akabenje kagudde kuluguudo lw’eMasaka mu bitundu bye ggolo. Abantu kumi nabasatu nebafiirawo nabalala munana nebavaawo nebisago ebyamannyi kitegerekese nti akabenje ...Omusanga Gw'okulya mu Nsi Olukwe Gwa Gwakkumi
Kkooti yaakutandika okuwulira omusango gw’kwagala okusuula gavumenti oguvunaanibwa abantu 20 okuli ne mwanyina wad r. Aggrey Kiyingi Aisha Nakasibante, muganda ...Aba DP Baakusomesa ku Ttaka
Obukulembeze bwa DP buyise ababaka ba paalamenti banna DP okukubaganya ebirowoozo ku nsonga z’enkyukakyuka mu mateeka agalambika eby’ettaka okusalawo wa ...Abavubuka Abaagala Ekkomo ku Myaka Bakwatiddwa
Poliisi mu Kampala ekedde kwezooba n’abavubuka ababadde beenanise ebyambalo ebitukula ng’omuzira nga batadde obubaka obulabula abaagala okukola ennoongoosereza mu ssemateeka ...Ssematimba Akyali Mubaka, Awangudde Omusanga ku Kkooti
Ssematimba awangudde omusango gw’obutasoma mu kujulira kweyakola mu kkooti ejulirwa oluvanyuma lwa kkooti eyawansi okugumusingisa. Abalamuzi basazizaamu ebyasalwawo kkooti eyasooka ...Akatalekeka – 17 Sept 2017
Akatalekeka mu wiikiAba Poliisi Babiri Batiddwa Bakuuma Ssente
Oluvanyuma lw’abofiisa ba Poliisi ababadde bawerekera emotoka ebadde etambuuza ensimbi ngeno ya Kampuni ya Denovo okutibwa enkya yaleero, Poliisi egamba ...