Tag: Buganda Kingdom

  • Buganda Eggudde Olutalo ku Bwavu

    Obwakabaka bwa Buganda bwagala gavumenti eyawakati eyongere ku ssennte zeteeka mu byobulimi kubanga lyekubo lyokka erigenda okugya bannayuganda mu bwavu naddala abavubuka ...
  • Katikkiro Alidde mu Ttama Lwa Ttaka Lya Kabaka

    Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akyomedde abantu abeenonyeza ebyabwe nga basala olukujjukujju okunafuya Kabaka n’okumujjako obuyinza bwalina ku ttaka lye. Katikkiro ...
  • Empologoma Esisinkanye Ginayo

    Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri alagidde abantu okujjumbira ennyo ebyobulambuzi ng’agamba nti bisobola okuyigiriza abantu enonno n’obuwangwa. Omutanda era asimye okuwerera ...
  • Gavumenti Eyanukudde Buganda ku Ttaka

    Gavumenti eyawakati eyanukudde Buganda ku ky’okuwakanya enteekateeka zaayo ez’okwongera okukola ennongoosereza mu tteeka ly’ettaka, okuwa gavumenti obuyinza okweddiza ettaka ly’obwannanyini okukolerako eby’enkulaakulana ...
  • Omutanda Alabiseeko Eri Obuganda

    Abantu ba Kabaka olwaleero balaze omutanda esannyu bwe b’eyiye ku kisaawe ky’enamboole okulaba ku Mutanda nga agalawo empaka z’omupiira ez’amasaza. Wabula Saabasajja ...
  • Buganda Cautions on Alcoholic Drinks During Masaza

    It is barely 48 hours before the highly anticipated Buganda Masaza cup football and final touches are onto the preparations. The Masaza ...
  • Teri Kunywa Mwenge ku Z'aMasaza

    Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda ku lw’omukaaga luno, ng’aggalawo empaka z’amasaza ga Buganda. Empaka zino ...
  • Buganda Etongozza Olukiiko Lw'ebyobulamu

    Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atongozezza Bboodi egenda okuduukanya ebyobulamu mu bwakabaka bwa Buganda, ng’omulimu omukulu ogwa bboodi eno kwe kutuusa ...
  • Abasobya Kubaana Bavunaanibwe – Kabaka

    Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II agguddewo olukiiko lwa Buganda olutuula olwomulundi ogwa 24 oluvanyuma lwokugalawo olukiiko olukadde olwa 23. Mu lukiiko ...
  • Essannyu Nga Kabaka Aggulawo Olukiiko

    Embuga ya Buganda enkulu Bulange – Mengo ebugumye enkya ya leero, Omutanda bw’asiimye n’alabikako eri Obuganda okuggulawo olukiiko lwa Buganda. Olw’omulundi ogw’a ...