Ababaka Bafeesezza Nga 'Lift' Ebasibiddemu

0
1219

Wabaddewo akasattiro kotolabanga ku Paalimenti olwaleero era ababaka batuuyanye bwezikala nga abamu bwebalaama oluvannyuma lwa Lift ya Paalimenti mwebabadde batambulira okwesiba okumala essawa ezikunukkirizza mu bbiri nga teri afuluma. Ababaka babiri bebakwatiddwa mu Lift eno ku nkya ya leero