Emmaali Etokomose N’eggwaawo e Jinja

0
399

Ebintu bya bukadde by’ebitokomokedde mu nabbambula w’omuliro akutte ekiro ekikeesezza olwaleero ku kyalo Loco mu kibuga Jinja. Ebimu ku bijjiiridde mu muliro guno mulimu ebintu by’omunju, n’ebyamadduka.