Kaggweensonyi w'e Mukono Pollisi Ekanda Kumuta

0
549

Abatuuze b’e Sseeta mu mukono balumbye poliisi nga baagala ebawe omusibe gwebalumiriza okusobya ku bbujje ery’emyaka etaano, nga bagamba nti poliisi tekutte bulungi nsonga eno. Abantu bano ababadde abakambwe okukira ennumba, banenyezza poliisi okukwata omuntu bo gwebayise ssedduvutto, neemutereka buteresi.

More News