• Abazannyi Abamu Bakyakola Bigezo

    Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga eyomupiira eyaabaana abali wansi w’emyaka 20 agamba nti ataataaganyiziddwa nnyo okukola ebigezo okugenda mu maaso, mu nteekateeka ze ...
  • Okuwandiisa Abaagala Obubaka Bwa Igara East Kutandise

    Akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga kitandise okuwandiika abaagala okwesimbawo mu lwokaano lw’okujjuza ekifo ky’ mubaka wa paalamenti akiikirira Igara East. Kino kyadiridde kkooti ...
  • Amata Gandi Linya Ebbeeyi

    Olw’a katale k’amata ga Uganda okweyongera mu mawanga agatwetoolodde abanywi baago ebbeeyi egenda kweyongera wagulu naddala mu mwezi ogujja. Nabakooza Lydia alondodde ...
  • ISO Kati Yeekola Egya Poliisi?

    Ekitongole ekikessi ekyomunda muggwanga ki Internal Security Organization kikutte omubbi abadde abba motoka nazitwaala muggwanga elye Congo. Omubbi ono amanyiddwa nga Mubiru ...
  • Waliwo Ababaka Abalimu 'Obuyisa'

    Ababaka ba paalamenti abakyala abegatira mu kibina kyabwe ekya Uganda Women Parliamentary Asociation batabuddwa eka ne mu kibira olwa ababaka bannaabwe abasajja ...
  • Bemwakwata ku Mpaka Baliwa? – Kkooti Ebuuza

    Kkooti eragidde gavumenti mu bwangu ddala ereete abasibe abana abaayimbulwa ku kakalu ka kkooti gyebuvuddeko ate nebaddamu okukwatibwa abasajje abaalina emmundu. Kkooti ...
  • Besigye ne Banne Poliisi Ebagobye ku Ddwaliro

    Poliisi mu ttuntu lya leero eremesezza Dr. Kizza Besigye okugenda mu ddwaliro ly’e Kawempe gayabadde ayagalaira okulambula abalwadde newankubadde asoose mu kafubo ...
  • Poliisi Eyazizza Amaka ga Nazaala wa Kiyingi

    Wabaddewo obunkenke ku kyalo Nabusanke mu District eye Mpigi ebitongole ebikuuma ddembe bwebizinzeeko amaka ga nyina w’abamu ku basibe abaggalirwa mu kkomera ...
  • Poliisi Yeegaanye Abatebereza Okutta Kaweesi Abaakwatibwa

    Enaku ziweze kati kumi namukaga kasokede omusajja ateberezebwa okubeera omuku bantu abenyira mu kuta kaweesi akwatibwa abasajjamukaseera katono nnyo nga kkooti yakamala ...
  • Abakulira 'Redpepper' Baasuze Nalufenya

    N’olwaleero wofiisi z’ekitongole ky’amawulire ekifulumya olupapula lwa The RedPepper kikyasaliddwako ng’enjogera y’ennaku zino bweri nga poliisi olwaleero ekakasizza nti embeera yaakusigala bwetyo ...