LATEST ARTICLES

video

Okusitula Obulamuzi

Gavumenti egenda kusima ebinnya ebiwanvu mu makuumiro geebisoro agenjawulo nookuteekako ssengenge ng’omu ku kaweefube wookutangira ebisolo okugenda mu bantu. Minisita Godffrey Kiwanda Ssuubi yaalangiridde...
video

Teri Kusonyiwa ba Bobi Wine – Museveni

PulezidentI Yoweri Kaguta Museveni aweze okuvunaana ababaka bonna abagambibwa okwenyigira mu mivuyo egyetobese mu kalulu ka Arua. Nga ayogera ku kalulu akakagwa mu baluwa...
video

Ab’e Mafubira Bagaanye Okuddamu Okulonda

Abatuuze ku Kyalo Mafubira Zone B bakedde kwekumamu gutaaka nga bawakanya akakiiko kebyokulonda okuddamu okutegeka okulonda kwa ssentebe nga bagamba bamala dda okulonda omuntu...
video

Omusamize Akiguddeko e Luweero

Poliisi n’abatuuze basiitaanye okwaza essabo ly’omusamize omu e Luweero olw’oluggya lwebasimudde nga lukaluba okukamala anti nga baaluzimbisa nkonko engumu okukamala. Bino bibadde ku kukyalo...
video

Museveni Yeeweredde Abasaba ba Yinvesita Enguzi

Pulezidenti Museveni alayidde okufira ku mukozi wa gavumenti yena analopebwa nga asaba bamusiga nsimbi enguzi eyakazibwako kintu kidogo oba okubaterewo obukwakkulizo obubalemesa okutandika okkola...
video

Abaana Ba Geto Beekubidde Enduulu lwa Bobi Wine

Ab’enganda ne bannamateeka b’omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi baddukidde mu kakiiko k’eddembe ly’obuntu kabayambeko okuzuula waali oluvannyuma lw’okulemererwa okumuwuliza okuva lweyakwatibwa ennaku kati...
video

Besigye Avuddemu Omwasi ku Bobi Wine

Col. Dr.Kizza Besigye Ne loodimeeya Ssalongo Erias Lukwago kyaddaaki bavuddemu omwasi bwebategeezezza nti emisango egyateekeddwa ku Bobi Wine n’ababaka abalala mipaatiike Besigye ategeezezza nti...
video

Ababaka Baagala Kulaba Bobi Wine ne Banne Abakwatiddwa

Ababaka ba paalamenti aba NRM bakiwagi nga begatiddwako babaka bannaabwe abavuganya gavumenti bavumiridde ekikolwa ekyokutulugunya babaka bannaabwe abakwatiddwa mu munispali y’e Arua ku balaza...
video

Ababaka Basimbiddwa ku Kkooti e Gulu Okujako Bobi Wine ne Zaake

Omubaka omulonde ow’ekibuga Arua, Kassiano Wadri n’abalala 33 bagguddwako omusango gwa kulyansi yaabwe lukwe ne basindikibwa ku alimanda okutuusa nga 30 omwezi guno, lwebalikomezebwawo...
video

Ttiyaggaasi mu Geto e Kamwokya, Baagala Bobi Wine

Abatuuze e Kamwokya batandise okukungubaga oluvanyuma lw’okuwulira engambo nti omuntu wabwe Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga bobi wine yabadde atusidwako obulabe. Kino kizzeewo mu saawa...
video

Omubaka Ssegona ku Ssimu: Mbeera ya Bobi Wine Mbi

Avunaanibwa gwa kusangibwa na mundu
video

Bobi Wine Asimbiddwa mu Kkooti Y’amagye

Omubaka wa Kyaddondo East mu paalimenti era omukulembeze w’ekisinde kya People Power Robert Kyagulanyi Ssentamu oba Bobi Wine aleeteddwa mu kkooti y’amagye olw’eggulo lwa...