LATEST ARTICLES

video

Makerere Students Strike Over Food, Tuition

15 students of Makerere University have been arrested following a strike that saw police fire tear gas and live bullets to disperse the rowdy...
video

Okulwanyisa Obulwadde Bwa Sukaali

Omuwendo gw'abantu abatemebwako amagulu olw'obulwadde bwa sukaali gweyongedde okulinnya ekintu ekyongedde okutya mubalwadde. Olwa kino, empaka zi mu buna byalo zitegekeddwa Entebbe okudukirira abakoseddwa.
video

West Nile Ekubye Tooro mu za Drum

Mumpaka Eza Fufa Drum Tournamnet Westnile Yamezze Toroo Mu Maka Gayo Kuluzanya Olwokuna Mumpaka Zino. Gwanyumidde Ku Kisawee Buhinga.
video

Okufa Kw’empologoma Kuzadde Ebirala

Ekibiina ekitaba ebitongole by’obwa nnakyeewa ebitakabanira okuyitimusa eby’obulambuzi mu ggwanga biwanjagidde gavumenti ya kuno okubayambako mu kugoba abesenza ku ttaka ly’amakuumiro g’ebisolo nga kino...
video

Amawanga Geemulugunyizza Ku Nnyama ya Uganda

Abakugu mu byomutindo okuva mu mawanga ga African 26 bakunganidde ku kitebe ekikulu ekyekitongole ekirabirira n’okulondoola omutindo mu Uganda okusala entotto kubutya bwebayinza okwekenenye...
video

Ababba e Masaka Mwenyweze

Bannabuddu nga bali wamu n’abakulembeze baabwe ssaako ab’obuyinza bongedde okufungiza okumalawo ettemu mu kitundu kyabwe. Farish Magembe kaatuwe ebisingawo.
video

Kkansala Asimattuse Okukubibwa

Wabaddewo akasattiro ku kyalo Karim e Walukuba West mu e Masese mu kibuga Jinja abatuuze bwebeguguze nga balanga kansala waabwe ku district okubba ettaka...
video

Eddwaliro Ly’e Kasana Liyambibwe

Omujjuzo gwa bannakazadde mu ddwaliro ekkulu e Luweero erya Kasana Health Centre erigambibwa okuba nga lyasumusiddwa okutuuka ku mutendera gwe ddwaliro eryetongodde, gweralikiliza abasawo...
video

Mulwanyammuli Byebateesa ne Museveni Talibyerabira

Omwaka guno lwegigenda kuwera emyaka 25 bukya Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II atuula ku namulondo mu mwaka gwa 1993. Mu myaka egyo 25 ,...
video

Abayizi B’e Makerere Beekalakaasizza Lwa Mmere

Poliisi yezobye nabayizzi ababadde be kalakasa ku ssetendekero e Makerere okukakana nga guild president nga kwotadde nabayizi abalala bakwatiddwa. Abayizzi bakedde kwekalakasa wakati mu...
video

Ani Awambira Abantu Ku Kkooti?

Ababaka ku kakiiko ka palamenti akakola ku matteka nensonga za palaamenti batadde kuninga abakungu ku kakiiko akakola kudembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission...
video

Poliisi Erumirizza Abantu Okwewamba

Emisango gy’abantu ababuze gye gimu kwegyo emingi egisinga okuloopebwa ku poliisi buli lukya nga akaseera konna poliis yaakufulumya alipoota kukiwamba bantu. Wabula police egamba...